1 Kings 11:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kuggya obwakabaka mu mikono gya mutabani we, nkuwe ebika kkumi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndiggya obwakabaka ku mutabani wa Sulemaani, ne nkuwa ebika kkumi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye ndiggya ku mutabani wa Sulemaani obwakabaka; ggwe ne nkuwaako ebika kkumi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wabula ndiggya obwakabaka ku mutabani wa Solomooni, ne nkuwa ggwe Ebika kkumi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye ndiggya obwakabaka mu mukono gwa mutabani we ne mbuwa ggwe, ebika kkumi.