1 Kings 11:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kutoowaza ezzadde lya Dawudi olwa kino, naye si nnaku zonna.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyendiva nzikakkanya ezzadde lya Dawudi, naye si bbanga lyonna.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era olw'ekibi kya Sulemaani ndibonereza ezzadde lya Dawudi, naye siriribonerezza ennaku zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ndibonereza ab'ezzadde lya Dawudi olw'ebibi bya Solomooni, naye siribabonereza nnaku zonna.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era kyendiva mbonyabonya ezzadde lya Dawudi naye siribabonyezabonyeza emirembe gyonna.