1 Kings 11:41 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebirala mu bifaayo bya Solomoni, byonna bye yakola, n'amagezi ge, byonna ebyo byawandiikibwa mu Kitabo ky'Ebyafaayo bya Solomoni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo byonna ebyabaawo ku mulembe gwa Sulemaani, ne byonna bye yakola, n’amagezi ge yalaga, byawandiikibwa mu bitabo eby’ebyafaayo ebya Sulemaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ebikolwa byonna ebirala ebya Sulemaani ne byonna bye yakola n'amagezi ge byawandiikibwa mu kitabo ky'ebikolwa bya Sulemaani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebirala byonna ebyogerwa ku Solomooni, ne byonna bye yakola, era n'amagezi ge, byawandiikibwa mu Kitabo ky'Ebikolwa bya Solomooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ebikolwa byonna ebirala ebya Sulemaani ne byonna bye yakola n'amagezi ge tebyawandiikibwa mu kitabo ky'ebikolwa bya Sulemaani?