1 Kings 12:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Gamba Rekobowamu mutabani wa Solomoni kabaka wa Yuda, ennyumba yonna eya Yuda, Benyamiini, n'abantu abalala bonna nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Gamba Lekobowaamu mutabani wa Sulemaani kabaka wa Yuda, n’ennyumba ya Yuda yonna n’eya Benyamini, era n’abantu bonna nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gamba Lekobowaamu mutabani wa Sulemaani kabaka wa Yuda n'ennyumba yonna eya Yuda ne Benyamini n'abantu bonna abalala
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Gamba Rehobowaamu mutabani wa Solomooni era kabaka wa Buyudaaya, n'ab'omu Kika kya Yuda n'ekya Benyamiini n'abantu bonna abalala nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gamba Lekobowaamu mutabani wa Sulemaani kabaka wa Yuda n'ennyumba yonna eya Yuda ne Benyamini n'abantu bonna abalala nti