1 Kings 12:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yerobowamu n'agamba muli mu mutima gwe nti: “Obwakabaka bugenda okuddira Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yerobowaamu ne yeerowooza munda ye nti, “Obwakabaka sikulwa nga budda mu nnyumba ya Dawudi!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yerobowaamu n'alowooza mu mutima nti Kaakano obwakabaka bwandiddamu okufugibwa ab'ennyumba ya Dawudi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yerobowaamu n'alowooza mu mutima nti: “Kaakano obwakabaka bwandiddamu okufugibwa ab'ennyumba ya Dawudi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yerobowaamu n'ayogerera mu mutima gwe nti Kaakano obwakabaka bunadda eri ennyumba ya Dawudi: