1 Kings 12:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola ebiggwa mu bifo ebigulumivu, n'alonda ne bakabona okumala gava mu buli bantu, ne mu bataali bazzukulu ba Leevi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yerobowaamu n’azimba amasabo mu bifo ebigulumivu n’alonda bakabona ng’abaggya mu bantu abaabulijjo, newaakubadde nga tebaali ba kika kya Leevi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'azimba ebifo ebirala eby'okusinzizangamu ku nsozi, era n'assaawo bakabona ng'abaggya mu bantu bonna abatali ba ku baana ba Leevi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'azimba amasabo mu bifo ebigulumivu eby'oku busozi, n'ateekawo bakabona ng'abaggya mu bantu bonna abatali ba mu Kika kya Leevi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'azimba ennyumba ez'ebifo ebigulumivu, n'assaawo bakabona ng'abaggya mu bantu bonna abatali ba ku baana ba Leevi.