1 Kings 12:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'abagamba nti: “Mugende, mumaleyo ennaku ssatu, mukomeewo gye ndi.” Abantu ne bagenda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lekobowaamu n’abaddamu nti, “Mumpe ebbanga lya nnaku ssatu, n’oluvannyuma nnaabaddamu.” Abantu ne beetambulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lekobowaamu n'abagamba nti Mugende mumaleyo ennaku ssatu, mulyoke mukomewo. Abantu ne bagenda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Rehobowaamu n'abagamba nti: “Mugende, mulikomawo nga wayiseewo ennaku ssatu.” Abantu ne bagenda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba nti Mugende mumale ennaku ssatu nate, mulyoke mujje gye ndi nate. Abantu ne bagenda.