1 Kings 13:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'atyo n'akwata ekkubo ddala; teyakwata liri lye yajjiramu e Beteli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo n’addirayo mu kkubo eddala, so si mu eryo lye yajjiramu e Beseri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'addirayo mu kkubo eddala, n'aleka ly'eyajjiramu ng'ajja e Beseri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'ayita mu kkubo ddala, n'ataddira mu kkubo lye yayitamu ng'ajja e Beteli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'addayo mu kkubo eddala, n'ataddayo mu kkubo ly'afulumyemu ng'ajja e Beseri.