1 Kings 13:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'agamba nti: “Sisobola kudda mabega ŋŋende naawe, yadde okulya oba okunywa amazzi mu kifo kino,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusajja wa Katonda n’amuddamu nti, “Siyinza kuddayo newaakubadde okugenda naawe, wadde okulya omugaati oba okunywa amazzi naawe mu kifo kino.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayogera nti Siyinza kuddayo naawe newakubadde okuyingira naawe mu nnyumba: so siiriire mmere so sinywere mazzi wamu naawe mu kifo kino:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusajja wa Katonda n'agamba nti: “Siyinza kuddayo wamu naawe, wadde okuyingira naawe mu nnyumba, era sijja kulya mmere, wadde okunywa amazzi wamu naawe mu kifo kino,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti Siyinza kuddayo naawe newakubadde okuyingira naawe: so siiriire mmere so sinywere mazzi wamu naawe mu kifo kino: