1 Kings 13:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baali batudde ku mmeeza, ekigambo ky'Omukama ne kijjira omulanzi eyamukomyawo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baali batudde nga balya, ekigambo kya Mukama ne kijjira nnabbi omukadde eyali amukomezzaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka bwe bali nga balya, ekigambo kya Mukama ne kijjira nnabbi omukadde eyamukomyawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bwe baali batudde ku lujjuliro, ekigambo kya Mukama ne kijjira omulanzi eyamukomyawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka nga batudde ku mmeeza ekigambo kya Mukama ne kimujjira nnabbi amukomezzaawo: