1 Kings 13:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mw'ekyo, ennyumba ya Yerobowamu yakola ekibi; ekibi kino kye kyagireetera okuzikirira n'esangulibwawo ddala ku nsi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino kye kyali ekibi ky’ennyumba ya Yerobowaamu ekyagireetera okugwa, okugimalawo n’okugizikiriza okuva ku nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekibi kya Yerobowaamu ekyo ne kireetera eb'ennyumba ye okuzikirira n'okuggweerawo ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibi kya Yerobowaamu ekyo ne kireetera ab'ennyumba ye okuzikirira n'okuggweerawo ddala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ekigambo ekyo ne kifuuka ekibi eri ennyumba ya Yerobowaamu okugimalawo n'okugizikiriza okuva ku nsi yonna.