1 Kings 14:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno ggwe situka, odde ewammwe; olunaalinnya oti ekigere mu kibuga kyo, ng'omwana afa;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Wabula ggwe, ddayo eka. Bw’onooba wakalinnya ekigere mu kibuga kyo, omulenzi anaafa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale golokoka ogende mu nnyumba yo: ebigere byo bwe binaayingira mu kibuga, omwana anaafa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale situka oddeyo eka. Ggwe olunaatuuka bw'oti mu kibuga, omwana ajja kufa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale golokoka ogende mu nnyumba yo: ebigere byo bwe binaayingira mu kibuga, omwana anaafa.