1 Kings 14:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muka Yerobowamu n'asituka, n'agenda, n'ajja mu Tiruza. Olwabuuka bw'ati omulyango ayingire ennyumba, omwana n'afa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo muka Yerobowaamu n’agolokoka okugenda e Tiruza. Olwayingira mu nnyumba yaabwe, omulenzi n’afa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo muka Yerobowaamu n'agolokoka n'agenda n'ajja e Tiruza: awo bwe yali ng'ajja ku mulyango gw'ennyumba, omwana n'afa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo muka Yerobowaamu n'asituka n'agenda, n'atuuka e Tiruza. Bwe yali ayingira bw'ati mu mulyango gw'ennyumba, omwana n'afa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo muka Yerobowaamu n'agolokoka n'agenda n'ajja e Tiruza: awo bwe yali ng'ajja ku mulyango gw'ennyumba, omwana n'afa.