1 Kings 14:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne bamuziika, ne Yisirayeli yenna n'amukungubagira ng'ekigambo ky'Omukama bwe kyali kye yali ayogedde ng'ayita mu muweereza we Akiya omulanzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bamuziika, era Isirayiri yonna ne bamukungubagira ng’ekigambo kya Mukama kye yayogerera mu nnabbi Akiya bwe kyali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Isiraeri yenna ne bamuziika ne bamukungubagira; ng'ekigambo kya Mukama bwe kyali kye yayogera n'omukono gw'omuddu we Akiya nnabbi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bamuziika. Yisirayeli yonna n'emukungubagira nga Mukama bwe yagamba ng'ayita mu muweereza we Ahiya omulanzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Isiraeri yenna ne bamuziika ne bamukungubagira; ng'ekigambo kya Mukama bwe kyali kye yayogera n'omukono gw'omuddu we Akiya nnabbi.