1 Kings 14:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Beezimbira ebifo ebigulumivu, ne basimba amayinja n'empagi za Asera ku buli kasozi ne wansi wa buli muti oguggumizza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Beezimbira ebifo ebigulumivu n’empagi za Baaseri ku buli lusozi oluwanvu ne wansi wa buli muti omugazi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga beezimbira nabo ebifo ebigulumivu nabo n'empagi ne Baaseri ku buli lusozi oluwanvu ne wansi wa buli muti omubisi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nabo beezimbira ku buli lusozi oluwanvu, ne wansi wa buli muti ogw'ekisiikirize, ebifo ebigulumivu eby'okusinzizangamu balubaale, n'empagi ez'amayinja era n'ebifaananyi bya Asera, lubaale omukazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga beezimbira nabo ebifo ebigulumivu nabo n'empagi ne Baaseri ku buli lusozi oluwanvu ne wansi wa buli muti omubisi;