1 Kings 14:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mwaka ogwokutaano ogw'obwakabaka bwa Rekobowamu, Sisaki kabaka w'e Misiri yalumba Yeruzaalemu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mwaka ogwokutaano ogw’obufuzi bwa kabaka Lekobowaamu, Sisaki kabaka w’e Misiri n’alumba Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka mu mwaka ogw'okutaano ogwa kabaka Lekobowaamu Sisaki kabaka w'e Misiri n'ayambuka okulumba Yerusaalemi:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo mu mwaka ogwokutaano ogw'obwakabaka bwa Rehobowaamu, Sisaki kabaka w'e Misiri n'ajja n'alumba Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka mu mwaka ogw'okutaano ogwa kabaka Lekobowaamu Sisaki kabaka w'e Misiri n'ayambuka okulumba Yerusaalemi: