1 Kings 14:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Entalo tezaatanga wakati wa Rekobowamu ne Yerobowamu bulijjo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waabangawo entalo ez’olubeerera wakati wa Lekobowaamu ne Yerobowaamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era waabangawo entalo eri Lekobowaamu ne Yerobowaamu ennaku zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekiseera kyonna, waabangawo entalo wakati wa Rehobowaamu ne Yerobowaamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era waabangawo entalo eri Lekobowaamu ne Yerobowaamu ennaku zonna.