1 Kings 15:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yafugira mu Yeruzaalemu okumala emyaka amakumi ana mu gumu. Nnyina ye Maaka muwala wa Abisalomu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yafugira mu Yerusaalemi emyaka amakumi ana mu gumu. Jjajjaawe omukazi nga ye Maaka muwala wa Abusaalomu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Asa n'afugira emyaka ana mu gumu (41) mu Yerusaalemi: ne nnyina erinnya lye lyali Maaka muwala wa Abisalomu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'afugira emyaka amakumi ana mu gumu mu Yerusaalemu. Nnyina yali Maaka muwala wa Abusaalomu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'afugira emyaka ana mu gumu mu Yerusaalemi: ne nnyina erinnya lye lyali Maaka muwala wa Abisalomu.