1 Kings 15:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mwaka ogw'amakumi abiri ogwa Yerobowamu kabaka wa Yisirayeli, kabaka Asa n'afuuka kabaka wa Yuda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo mu mwaka ogw’amakumi abiri ogw’obufuzi bwa Yerobowaamu kabaka wa Isirayiri, Asa n’alya obwakabaka bwa Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo mu mwaka ogw'abiri (20) ogwa Yerobowaamu kabaka wa Isiraeri Asa n'atandika okufuga Yuda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu mwaka ogw'amakumi abiri nga Yerobowaamu ye Kabaka wa Yisirayeli, Asa n'afuuka kabaka wa Buyudaaya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo mu mwaka ogw'amakumi abiri ogwa Yerobowaamu kabaka wa Isiraeri Asa n'atanula okufuga Yuda.