1 Kings 16:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zimuri bwe yalaba ng'ekibuga kiwanguddwa, n'ayingira mu kigo ky'olubiri lwa kabaka n'akiteekera omuliro, ne yeeyokeramu, n'afa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Zimuli bwe yalaba ng’ekibuga kiwambiddwa, n’addukira mu lubiri olw’omunda, olubiri lwonna n’alukumako omuliro. N’afiira omwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka Zimuli bwe yalaba ng'ekibuga kimenyeddwa, n'ayingira mu kifo eky'ennyumba ya kabaka, n'alukumako omuliro ne yeeyokeramu, n'afa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zimuri bwe yalaba ng'ekibuga kiwambiddwa, n'ayingira mu kifo ekigumu eky'omu lubiri munda, olubiri n'alukumako omuliro ne yeeyokeramu, n'akisa omukono
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka Zimuli bwe yalaba ng'ekibuga kimenyeddwa, n'ayingira mu kifo eky'ennyumba ya kabaka, ne yeeyokerera n'omuliro mu nnyumba ya kabaka n'afa,