1 Kings 16:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yassa omwaliiro gwa Baali mu kiggwa kya Baali kye yazimba mu Samariya,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yazimbira Baali ekyoto mu ssabo lya Baali lye yazimba mu Samaliya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'azimbira Baali essabo mu Samaliya, n'amuzimbiramu ekyoto.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'azimbira Baali essabo mu Samariya, n'amuzimbiramu alutaari.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era yasimbira Baali ekyoto mu ssabo lya Baali lye yazimba mu Samaliya.