1 Kings 18:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kati wuuno oŋŋamba nti: ‘Genda ogambe mukama wo nti: “Eliya ali wano.” ’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano oŋŋamba ŋŋende ewa mukama wange njogere nti, ‘Eriya ali wano.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale kaakano oŋŋambye nti ŋŋende mbuulire mukama wange nti Eriya ali wano.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kaakano ogambye nti ŋŋende ntegeeze mukama wange nti oli wano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale kaakano oyogedde nti Genda obuulire mukama wo nti Laba, Eriya ali wano.