1 Kings 18:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yalaba Eliya n'amugamba nti: “Ggwe wuuyo omutawaanya wa Yisirayeli?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akabu bwe yalaba Eriya, n’amubuuza nti, “Ggwe wuuyo, gwe ateganya Isirayiri?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka Akabu bwe yalaba Eriya, Akabu n'amubuuza nti Ggwe wuuyo, ggwe ateganya Isiraeri?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Ahabu bwe yalaba Eliya, n'amugamba nti: “Ggwe wuuyo ateganya Yisirayeli?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka Akabu bwe yalaba Eriya Akabu n'amugamba nti Ggwe wuuno, ggwe ateganya Isiraeri?