1 Kings 18:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eliya n'agenda okweyoleka ewa Akabu. Enjala nno yali ekanyizza mu Samariya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Eriya n’agenda okweyanjula eri Akabu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Eriya n'agenda okweraga eri Akabu. Era enjala yali ennyinyikidde nnyo mu Samaliya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Eliya n'agenda okweyanjula ewa Ahabu. Olwo enjala yali enyiikidde nnyo mu Samariya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Eriya n'agenda okweraga eri Akabu. Era enjala ng'enyiikidde nnyo mu Samaliya.