1 Kings 18:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akabu n'atuma wonna mu Yisirayeli, n'akuŋŋaanyiza abalanzi ku lusozi Karumeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Akabu n’atumira abantu ba Isirayiri bonna, era n’akuŋŋaanya ne bannabbi bonna ku lusozi Kalumeeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Akabu n'atumira abaana ba Isiraeri bonna n'akuŋŋaanyiza bannabbi ab'oku lusozi Kalumeeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Ahabu n'atumya Abayisirayeli bonna, n'akuŋŋaanyiza n'abalaguzi ku Lusozi Karumeeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Akabu n'atumira abaana ba Isiraeri bonna n'akuŋŋaanyiza bannabbi ku lusozi Kalumeeri.