1 Kings 18:41 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eliya n'agamba Akabu nti: “Genda olye, onywe, kubanga waliwo okuduma okw'enkuba ey'amaanyi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eriya n’agamba Akabu nti, “Genda olye, n’okunywa onywe; kubanga waliwo okubwatuka kw’enkuba ey’amaanyi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Eriya n'agamba Akabu nti Situka olye onywe; kubanga waliwo okuwuuma kw'enkuba nnyingi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Eliya n'agamba Ahabu nti: “Genda olye, onywe, mpulira okuwuuma kw'enkuba ennyingi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Eriya n'agamba Akabu nti Golokoka olye onywe; kubanga waliwo okuwuuma kw'enkuba nnyingi.