1 Kings 18:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne beegabanyizaamu ebitundu eby'okwetooloola, Akabu n'adda oludda olumu, ne Obadiya n'adda oludda olulala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne beeyawulamu bombi okubuna ensi, Akabu n’akwata ekkubo lye ne Obadiya n’akwata erirye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne bagabana ensi bombi okugibuna: Akabu n'akwata ekkubo erirye, ne Obadiya n'akwata erirye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne bakkaanya bombi ekitundu ky'ensi buli omu ky'anaalambula. Ahabu n'akwata ekkubo erirye, ne Obadiya n'akwata erirye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne bagabana ensi bombi okugibuna: Akabu ng'akwata ekkubo lye ye, ne Obadiya ng'akwata ekkubo lye ye.