1 Kings 18:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'amwanukula nti: “Ye nze. Genda ogambe mukama wo nti: ‘Eliya ali wano.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’addamu nti, “Ye nze. Genda ogambe mukama wo nti, ‘Eriya ali wano.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'addamu nti Nze nzuuno: genda obuulire mukama wo nti Laba, Eriya ali wano.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eliya n'addamu nti: “Nze nzuuno. Genda otegeeze mukama wo kabaka nti ndi wano.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amuddamu nti Nze nzuuno: genda obuulire mukama wo nti Laba, Eriya ali wano.