1 Kings 18:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obadiya n'addamu nti: “Kibi ki kye nkoze kyovudde owaayo omuweereza wo mu mikono gya Akabu anzite?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obadiya n’amugamba nti, “Kiki kye nkusobezza, okutuma omuddu wo eri Akabu ajja okunzita?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obadiya n'amugamba nti Nsobezza ki kyova oyagala okuwaayo omuddu wo mu mukono gwa Akabu okunzita?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obadiya n'agamba nti: “Nzizizza musango ki kw'osinziira okwagala okumpaayo, nze omuweereza wo, mu mikono gya Kabaka Ahabu okunzita?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti Nnyonoonye mu ki, n'oyagala okuwaayo omuddu wo mu mukono gwa Akabu okunzita?