1 Kings 19:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akabu n'abuulira Yezebeli byonna Eliya bye yali akoze, nga bwe yali asse abalanzi bonna n'ekitala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Akabu n’abuulira Yezeberi byonna Eriya bye yakola, ne bwe yatta bannabbi bonna n’ekitala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Akabu n'abuulira Yezeberi byonna Eriya bye yakola era bwe yatta bannabbi Babaali bonna n'ekitala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Kabaka Ahabu n'abuulira mukazi we Yezebeeli byonna Eliya bye yakola, ne bwe yatta abalaguzi ba Baali bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Akabu n'abuulira Yezeberi byonna Eriya bye yakola era bwe yatta bannabbi bonna n'ekitala.