1 Kings 2:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ayongerako nti: “Ndiko kye nkugamba.” Batuseba n'amugamba nti: “Yogera.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ayogera nate nti, “Nnina kye njagala okukubuulira.” Basuseba n’amuddamu nti, “Kimbuulire.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Adoniya n'ayogera nti Ndiko kye njagala okukubuulira. Basuseba n'ayogera nti Mbuulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'ayongerako nti: “Nnina kye njagala okukugamba.” Batuseba n'agamba nti: “Kyogere.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nate n'ayogera nti Ndiko kye njagala okukubuulira: N'ayogera nti Mbuulira.