1 Kings 2:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka Solomoni n'alagira Benaaya, mutabani wa Yoyada, n'amukuba, n'afa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Kabaka Sulemaani n’alagira Benaya mutabani wa Yekoyaada okutta Adoniya, era Adoniya n’attibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka Sulemaani n'atuma Benaya mutabani wa Yekoyaada, n'agenda n'atta Adoniya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Kabaka Solomooni n'atuma Benaaya mutabani wa Yehoyaada, n'agenda n'atta Adoniya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka Sulemaani n'atuma mu mukono gwa Benaya mutabani wa Yekoyaada; n'amugwako n'okufa n'afa.