1 Kings 2:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Benaaya mutabani wa Yoyada n'ayambuka, n'akuba Yowabu, n'amutta; Yowabu n'aziikibwa mu nnyumba ye mu ddungu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Benaya mutabani wa Yekoyaada n’ayambuka n’atta Yowaabu, n’aziikibwa mu ttaka lye mu ddungu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Benaya mutabani wa Yekoyaada n'agenda n'amutta Yowaabu; ne bamuziika mu nnyumba ye mu ddungu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Benaaya mutabani wa Yehoyaada n'agenda n'akuba Yowaabu n'amutta, ne bamuziika ewuwe mu nsi ey'eddungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Benaya mutabani wa Yekoyaada n'ayambuka n'amugwako n'amutta; ne bamuziika mu nnyumba ye ye mu ddungu.