1 Kings 2:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baabuulira Solomoni nti Semeyi yavudde e Yeruzaalemu, n'agenda e Gati n'akomawo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baabuulira Sulemaani nti Simeeyi yava e Yerusaalemi n’agenda e Gaasi era n’akomawo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne babuulira Sulemaani nti Simeeyi yava e Yerusaalemi n'agenda e Gaasi era yakomawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu ne babuulira Solomooni nti Simeeyi yava e Yerusaalemu n'agenda e Gaati era yakomawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne babuulira Sulemaani nga Simeeyi yagenda e Gaasi okuva e Yerusaalemi era ng'akomyewo.