1 Kings 2:43 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lwaki nno tewakuumye kirayiro kyo eri Omukama na kiragiro kye nali nkulagidde?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale kiki ekyakulobera okwekuuma ekirayiro kya Mukama n’ekiragiro kye nakulagira?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale kiki ekikulobedde okwekuuma ekirayiro kya Mukama n'ekirayiro kye nnakulagira?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale lwaki tokuumye kye walayirira Mukama, era lwaki omenye ekiragiro kye nakulagira?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale kiki ekikulobedde okwekuuma ekirayiro kya Mukama n'ekiragiro kye nnakulagira?