1 Kings 20:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abavubuka abakuumi b'amasaza ne bafuluma ekibuga, eggye lyonna ne ligoberera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abavubuka b’abaduumizi b’amasaza ne bafuluma ne balumba okuva mu kibuga, nga n’eggye libagoberera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abavubuka n'abamasaza ne bafuluma mu kibuga, n'eggye ne libagoberera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale abavubuka, abaweereza b'abafuzi b'ebitundu ne bafuluma ekibuga, n'eggye ne libagoberera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abo ne bafuluma mu kibuga, abalenzi ab'abakulu b'amasaza, n'eggye eryabagoberera.