1 Kings 20:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno kola bw'oti: Ggya bakabaka bonna mu bifo byabwe, ozzeewo abaamasaza mu kifo kyabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kola bw’oti, ggyawo bakabaka bonna mu bifo byabwe eby’okuduumira, osseewo abaduumizi abalala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era kola bwoti; ggyawo bakabaka buli muntu mu kifo kye, mu bifo byabwe oseemu abaduumizi:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era kino ky'oba okola: ggyawo bakabaka, buli omu mu kifo mw'obadde omutadde, mu kifo kyabwe oteekewo abaduumizi b'amagye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era kola kino; ggyawo bakabaka buli muntu mu kifo kye, osseewo mu kifo kyabwe abaami: