1 Kings 20:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakadde bonna n'abantu bonna okutwalira awamu ne bamugamba nti: “Towuliriza, tokkiriza.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakadde n’abantu bonna ne bamuddamu nti, “Tomuwuliriza wadde okukkiriziganya naye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abakadde bonna n'abantu bonna ne bamugamba nti Towuliriza era tokkiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abakulembeze bonna era n'abantu bonna ne bamuddamu nti: “Towuliriza ebyo, era tokkiriza.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abakadde bonna n'abantu bonna ne bamugamba nti Towulira so tokkiriza.