1 Kings 21:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne batumira Yezebeli nga bagamba nti: “Naboti akubiddwa amayinja era afudde.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne batumira Yezeberi nti, “Nabosi akubiddwa amayinja era afudde.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne batumira Yezeberi nga boogera nti Nabosi akubiddwa amayinja era afudde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne batumira Yezebeeli nti: “Naboti akubiddwa amayinja, era afudde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne batumira Yezeberi nga boogera nti Nabosi akasuukiriddwa amayinja afudde.