1 Kings 21:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naboti n'amwanukula nti: “Omukama ansaasire! Kikafuuwe nze okuwaayo obusika bwa bajjajjange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nabosi n’amuddamu nti, “Kikafuuwe, nze okukuwa obusika bwa bajjajjange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Nabosi n'agamba nti Akabu nti Kikafuuwe nze okukuwa obusika bwa bajjajjange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Naboti n'agamba Ahabu nti: “Kikafuuwe, nze okukuwa omugabo ogwaweebwa bajjajjange.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Nabosi n'agamba Akabu nti Mukama akiddize eri gye ndi nkuwe obusika bwa bajjajjange.