1 Kings 21:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu bbaluwa mwalimu bino: “Mulangirire ekisiibo; Naboti mumutuuze ku mwanjo mu bantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu bbaluwa ezo n’awandiika nti, “Mulangirire okusiiba, mutuuze Nabosi mu kifo abantu bonna we bamulengerera,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'awandiika mu bbaluwa ng'ayogera nti Mulangirire okusiiba, mumuteeke Nabosi mu kifo eky'okumwanjo!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu bbaluwa ezo, yawaandiika nti: “Mulangirire olunaku olw'okusiiba, muyite abantu bakuŋŋaane, era muwe Naboti ekifo eky'oku mwanjo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'awandiika mu bbaluwa ng'ayogera nti Mulangire okusiiba, mumuteeke Nabosi waggulu mu bantu