1 Kings 22:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka wa Yisirayeli n'agamba Yosafati nti: “Saakugambye nti ku nze talanga kirungi, wabula bulijjo ekibi?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo kabaka wa Isirayiri n’agamba Yekosafaati nti, “Saakugambye nti, talina kirungi ky’andagulako wabula ekibi?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka wa Isiraeri n'agamba Yekosafaati nti Saakugambye nti taalagule birungi ku nze wabula ebibi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka wa Yisirayeli n'agamba Yehosafaati nti: “Saakugambye nti taalange birungi ku nze, wabula ebibi?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka wa Isiraeri n'agamba Yekosafaati nti Sikugambye nga taalagule birungi eri nze wabula ebibi?