1 Kings 22:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye mu mwaka ogwokusatu Yosafati kabaka wa Yuda n'aserengeta okulaba ku kabaka wa Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mu mwaka ogwokusatu Yekosafaati kabaka wa Yuda n’aserengeta okugenda okukyalira kabaka wa Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka mu mwaka ogwokusatu Yekosafaati kabaka wa Yuda n'agenda eri kabaka wa Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye mu mwaka ogwokusatu, Yehosafaati kabaka wa Buyudaaya n'agenda ewa kabaka wa Yisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka mu mwaka ogw'okusatu Yekosafaati kabaka wa Yuda n'aserengeta eri kabaka wa Isiraeri.