1 Kings 22:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka wa Yisirayeli ne Yosafati kabaka wa Yuda ne balumba Ramoti-Gileyaadi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo kabaka wa Isirayiri ne Yekosafaati kabaka wa Yuda ne bambuka e Lamosugireyaadi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka wa Isiraeri ne Yekosafaati kabaka wa Yuda ne bagenda e Lamosugireyaadi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka wa Yisirayeli ne Yehosafaati kabaka wa Buyudaaya, ne balumba ekibuga Ramoti-Gileyaadi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka wa Isiraeri ne Yekosafaati kabaka wa Yuda ne bambuka e Lamosugireyaadi.