1 Kings 22:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka wa Yisirayeli yali agambye abaweereza be nti: “Temumanyi nti Ramoti-Gileyaadi kyaffe? Ate ne tutabaako kye tukola kukiggya mu mikono gya kabaka wa Aramu?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka wa Isirayiri yali agambye abaami be nti, “Mumanyi nti Lamosugireyaadi kyaffe, naye ate nga tetulina kye tukola wo okukiggya ku kabaka wa Busuuli?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka wa Isiraeri n'agamba abaddu be nti Mumanyi nga Lamosugireyaadi kyaffe, lwaki tusirisse ne tutakiggya mu mukono gwa kabaka w'e Busuuli?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka wa Yisirayeli n'agamba abakungu be nti: “Mumanyi nga Ramoti-Gileyaadi kyaffe. Naye lwaki tusirise ne tutakiggya mu mikono gya kabaka wa Siriya?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka wa Isiraeri n'agamba abaddu be nti Mumanyi nga Lamosugireyaadi kyaffe, naffe tusirika ne tutakiggya mu mukono gwa kabaka w’e Busuuli?