1 Kings 22:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abagabe b'ebigaali ne bategeera nga si ye kabaka wa Yisirayeli, ne balekeraawo okumugoba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abaduumizi b’amagaali ne bategeera nti si ye kabaka wa Isirayiri ne balekeraawo okumugoba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaduumizi b'amagaali bwe baalaba nga si ye kabaka wa Isiraeri, ne bamuleka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaduumizi b'amagaali bwe baalaba nga si ye kabaka wa Yisirayeli, ne balekera awo okumuwondera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka abaami b'amagaali bwe baalaba nga si ye kabaka wa Isiraeri, awo ne bakoma okumugoberera.