1 Kings 3:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olumu abakazi babiri bamalaaya bajja ewa kabaka, ne bayimirira mu maaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abakazi bamalaaya babiri ne bajja eri kabaka, ne bayimirira mu maaso ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo lwali lumu, abakazi ababiri abenzi ne bagenda mu maaso ga kabaka ne bayimirira mu maaso ge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lwali lumu abakazi bamalaaya babiri ne bajja eri Kabaka Solomooni ne beeyanjula mu maaso ge.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne wajja eri kabaka abakazi babiri, abaali abenzi, ne bayimirira mu maaso ge.