1 Kings 3:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo kabaka n'agamba nti: “Mundeetere ekitala.” Ne baleetera kabaka ekitala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo kabaka n’agamba nti, “Mundeetere ekitala.” Ne baleetera kabaka ekitala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka n'ayogera nti Mundeetere ekitala. Ne bakireeta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka n'agamba nti: “Mundeetere ekitala!” Bwe baakireeta,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka n'ayogera nti Mundeetere ekitala. Ne baleeta ekitala mu maaso ga kabaka.