1 Kings 4:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Beni-Abinadabu nga y'alina ekitundu kyonna ekya Nafoti Dori; yali awasizza Tafati muwala wa Solomoni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Beniyabinadabu eyali awasizza Tafasi muwala wa Sulemaani, mu kifo kyonna ekigulumivu eky’e Doli;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Beniyabinadabu, mu kifo kyonna ekigulumivu eky'e Doli; ye yafumbirwa Tafasi muwala wa Sulemaani:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Beenabinaadabu eyawasa Taafati muwala wa Solomooni, ye yali alabirira ekitundu kyonna ekigulumivu eky'e Doori.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Beniyabiyadabu, mu kifo kyonna ekigulunivu eky'e Doli; ye yafumbirwa Tafasi muwala wa Sulemaani: