1 Kings 4:26 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sulemaani yalina ebisibo by’embalaasi ezisika amagaali enkumi nnya, n’abasajja abeebagala embalaasi omutwalo gumu mu enkumi bbiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Sulemaani yalina ebisibo by'embalaasi emitwalo ena (40,000) olw'amagaali ge, n'abasajja abeebagala embalaasi omutwalo mu enkumi bbiri (12,000).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Solomooni yalina embalaasi emitwalo ena mu bisibo bye, ez'okusika amagaali ge. Yalina n'abasajja omutwalo gumu mu enkumi bbiri abeebagala embalaasi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Sulemaani yalina ebisibo by'embalaasi obukumi buna olw'amagaali ge; n'abasajja abeebagala embalaasi kakumi mu enkumi bbiri.